Nehemiah 7:69 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
eŋŋamiya ebikumi bina mu asatu mu ttaano, n'endogoyi kakaaga mu lusanvu mu abiri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’eŋŋamira ebikumi bina mu asatu mu ttaano (435), n’endogoyi kakaaga mu lusanvu mu abiri (6,720).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
eŋŋamira zaabwe zaali bina mu asatu mu ttaano (435), n'endogoyi zaabwe kakaaga mu lusanvu mu abiri (6,720).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eŋŋamiya zaabwe zaali ebikumi bina mu asatu mu ttaano, endogoyi zaabwe kakaaga mu lusanvu mu abiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
eŋŋamira zaabwe ebikumi bina mu asatu mu ttaano; endogoyi zaabwe kakaaga mu lusanvu mu abiri.