Nehemiah 9:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wabamanyisa Sabbaato yo entukuvu, n'obateekera ebiragiro, enkola n'Etteeka, ng'oyita mu Musa omuweereza wo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wabamanyisa Ssabbiiti yo entukuvu, era n’obawa ebiragiro n’amateeka ng’oyita mu muddu wo Musa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'obamanyisa Ssabbiiti yo entukuvu, n'obalagira ebiragiro n'amateeka ne tawuleeti mu mukono gwa Musa omuddu wo,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wabamanyisa olunaku lwo olwa Sabbaato olutukuvu, n'obawa ebiragiro byo era n'Amateeka go ng'oyita mu Musa omuweereza wo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'obamanyisa ssabbiiti yo entukuvu, n'obalagira ebiragiro n'amateeka ne tawuleeti mu mukono gwa Musa omuddu wo: