Nehemiah 9:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Naye bo bajjajjaffe beekuza ne bakakanyaza ensingo zaabwe, tebaawulira mateeka go.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Naye bo bajjajjaffe ne beekulumbaza ne bakakanyaza ensingo zaabwe ne batagondera biragiro byo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Naye bo ne bajjajjaffe ne bakola eby'amalala, ne bakakanyaza ensingo yaabwe, ne batawulira biragiro byo,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wabula bo, bajjajjaffe, beekulumbaza ne bawaganyala, ne bagaana okuwulira ebiragiro byo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye bo ne bajjajjaaffe ne bakola eby'amalala, ne bakakanyaza ensingo yaabwe, ne batawulira biragiro byo,