Nehemiah 9:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Wabawa obwakabaka n'amawanga, n'obibassizaawo ng'ensalo. Baatwala ensi ya Sikoni kabaka w'e Kesuboni, n'ensi ya Ogi kabaka w'e Basani.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Wabawa obwakabaka n’amawanga, n’obawa na buli nsonda ey’ebyalo. Baalya ensi ya Sikoni kabaka w’e Kesuboni, n’ensi ya Ogi kabaka w’e Basani.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era wabawa obwakabaka n'amawanga ge wagaba ng'emigabo gyabwe bwe gyali, kale ne balya ensi ya Sikoni, ensi ya kabaka w'e Kesuboni, n'ensi ya Ogi kabaka w'e Basani.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Wabawa ensi za bakabaka n'amawanga okuba omugabo gwabwe, ne beefuga ensi ya Sihoni, kabaka we Hesubooni, n'ensi ya Ogi kabaka w'e Basani.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era wabawa obwakabaka n'amawanga ge wagaba ng'emigabo gyabwe bwe gyali: kale ne balya ensi ya Sikoni, ensi ya kabaka w’e Kesuboni, n'ensi ya Ogi kabaka w’e Basani.