Nehemiah 9:33 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu byonna ebyatugwira, wali mutuufu; kubanga wakola mu butuukirivu, naye ffe tweyisa bubi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu byonna ebitutuukako, wali wa bwenkanya, era omwesigwa naye ffe nga tukola bibi byereere.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ggwe mutuukirivu mu byonna ebyatubangako kubanga wakolanga eby'amazima, naye ffe twakolanga obubi:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu byonna ebyatutuukako, wabeeranga mwenkanya, kubanga wakolanga eby'amazima. Naye ffe twali boonoonyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ggwe mutuukirivu mu byonna ebyatubangako kubanga wakolanga eby'amazima, naye ffetwakolanga obubi: