Nehemiah 9:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Ye ggwe Omukama Katonda, eyalonda Aburaamu; wamuggya mu Wuru eky'Abakaludeya, n'omutuuma Yiburayimu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ggwe Mukama Katonda, eyalonda Ibulaamu n’omuggya mu Uli eky’Abakaludaaya n’omutuuma Ibulayimu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ggwe Mukama Katonda yennyini, eyalonda Ibulayimu n'omuggya mu Uli ey'Abakaludaaya, n'omuwa erinnya Ibulayimu;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ggwe Mukama Katonda eyalonda Aburaamu, mu Wuuri eky'Abakaludaaya, n'omutuuma Aburahamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ggwe Mukama Katonda yennyini, eyalonda Ibulayimu n'omuggya mu Uli ey'Abakaludaaya, n'omuwa erinnya Ibulayimu;