Numbers 1:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mu batabani ba Yozefu: mu Efurayimu, Elisama mutabani wa Ammiwudi; mu Manasse, Gamalyeli mutabani wa Pedaasuri;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okuva mu baana ba Yusufu: mu kya Efulayimu ye Erisaama mutabani wa Ammikudi; mu kya Manase ye Gamalyeri mutabani wa Pedazuuli.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu baana ba Yusufu: okuva mu Efulayimu, Erisaama mutabani wa Ammikudi; okuva mu Manase, Gamalyeri mutabani wa Pedazuuli.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
mu baana ba Yosefu: mu Kika kya Efurayimu, Elisaama mutabani wa Ammihudi; mu Kika kya Manasse, Gamaliyeeli mutabani wa Pedazuuri;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ku baana ba Yusufu: ku Efulayimu; Erisaama mutabani wa Ammikudi: ku Manase; Gamalyeri mutabani wa Pedazuuli.