Numbers 1:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ng'Omukama bwe yali alagidde Musa. Musa n'ababala bw'atyo mu ddungu ly'e Sinayi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
nga Mukama bwe yalagira Musa. Bw’atyo Musa n’ababalira mu Ddungu lya Sinaayi:
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nga Mukama bwe yalagira Musa, bw'atyo bwe yababalira mu ddungu ly'e Sinaayi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bw'atyo Musa n'abalira abantu mu ddungu ly'e Sinaayi, nga Mukama bwe yamulagira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nga Mukama bwe yalagira Musa, bw'atyo bwe yababalira mu ddungu lya Sinaayi.