Numbers 1:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuwendo gwabwe mu kika kya Rubeni gwali emitwalo ena mu kakaaga mu ebikumi bitaano.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaabalibwa okuva mu kika kya Lewubeeni baali emitwalo ena mu kakaaga mu bitaano (46,500).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
abaabalibwa ku bo, mu kika kya Lewubeeni, baali emitwalo ena mu kakaaga mu bitaano (46,500).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
abo abaabalibwa, mu Kika ekyo ekya Rewubeeni, baali emitwalo ena mu kakaaga mu bitaano.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
abaabalibwa ku bo, ku kika kya Lewubeeni, baali obukumi buna mu kakaaga mu bitaano.