Numbers 1:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaabalibwa mu kika kya Simewoni baawera emitwalo etaano mu kenda mu ebikumi bisatu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaabalibwa okuva mu kika kya Simyoni baali emitwalo etaano mu kenda mu ebikumi bisatu (59,300).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
abaabalibwa ku bo, mu kika kya Simyoni, baali emitwalo etaano mu kenda mu bisatu (59,300).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
abo abaabalibwa, mu Kika ekyo ekya Simyoni, baali emitwalo etaano mu kenda mu bisatu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
abaabalibwa ku bo, ku kika kya Simyoni, baali obukumi butaano mu kenda mu bisatu.