Numbers 1:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaabalibwa mu kika kya Gaadi baawera emitwalo ena mu enkumi ttaano mu lukaaga mu ataano.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaabalibwa okuva mu kika kya Gaadi baali emitwalo ena mu enkumi ttaano mu lukaaga mu amakumi ataano (45,650).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
abaabalibwa ku bo, ku kika kya Gaadi, baali emitwalo ena mu enkumi ttaano mu lukaaga mu ataano (45,650).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
abo abaabalibwa, mu Kika ekyo ekya Gaadi, baali emitwalo ena mu enkumi ttaano mu lukaaga mu ataano.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
abaabalibwa ku bo, ku kika kya Gaadi, baali obukumi buna mu enkumi ttaano mu lukaaga mu ataano.