Numbers 1:27 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaabalibwa mu kika kya Yuda baawera emitwalo musanvu mu enkumi nnya mu lukaaga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaabalibwa okuva mu kika kya Yuda baali emitwalo musanvu mu enkumi nnya mu lukaaga (74,600).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
abaabalibwa ku bo, mu kika kya Yuda, baali emitwalo musanvu mu enkumi nnya mu lukaaga (74,600).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
abo abaabalibwa, mu Kika ekyo ekya Yuda, baali emitwalo musanvu mu enkumi nnya mu lukaaga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
abaabalibwa ku bo, ku kika kya Yuda, baali obukumi musanvu mu enkumi nnya mu lukaaga.