Numbers 1:31 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaabalibwa mu kika kya Zebuluni baawera emitwalo etaano mu kasanvu mu ebikumi bina.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaabalibwa okuva mu kika kya Zebbulooni baali emitwalo etaano mu kasanvu mu ebikumi bina (57,400).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
abaabalibwa ku bo mu kika kya Zebbulooni, baali emitwalo etaano mu kasanvu mu bina (57,400).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
abo abaabalibwa, mu Kika ekyo ekya Zebbulooni, baali emitwalo etaano mu kasanvu mu bina.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
abaabalibwa ku bo, ku kika kya Zebbulooni, baali obukumi butaano mu kasanvu mu bina.