Numbers 1:37 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaabalibwa mu kika kya ba Benyamiini baawera emitwalo esatu mu enkumi ttaano mu bina.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaabalibwa okuva mu kika kya Benyamini baali emitwalo esatu mu enkumi ttaano mu ebikumi bina (35,400).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
abaabalibwa ku bo, ku kika kya Benyamini, baali emitwalo esatu mu enkumi ttaano mu bina (35,400).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
abo abaabalibwa, mu Kika ekyo ekya Benyamiini, baali emitwalo esatu mu enkumi ttaano mu bina.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
abaabalibwa ku bo, ku kika kya Benyamini, baali obukumi busatu mu enkumi ttaano mu bina.