Numbers 1:39 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaabalibwa mu kika kya Daani baawera emitwalo mukaaga mu enkumi bbiri mu lusanvu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaabalibwa okuva mu kika kya Ddaani baali emitwalo mukaaga mu enkumi bbiri mu lusanvu (62,700).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
abaabalibwa ku bo, ku kika kya Ddaani, baali emitwalo mukaaga mu enkumi bbiri mu lusanvu (62,700).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
abo abaabalibwa, mu Kika ekyo ekya Daani, baali emitwalo mukaaga mu enkumi bbiri mu lusanvu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
abaabalibwa ku bo, ku kika kya Ddaani, baali obukumi mukaaga mu enkumi bbiri mu lusanvu.