Numbers 1:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu buli kika omukulu w'ennyumba ya bajjajjaabwe y'alikuyambako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Munaayambibwako omusajja omu omu okuva mu buli kika, nga ye mukulu w’oluggya lwa bajjajjaabe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu buli kika mujja kuvaamu omukulu w'ennyumba ya kitaawe, akole nammwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu buli kika mujja kuvaamu omukulu w'ennyumba ya bajjajjaabe, akole nammwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era waliba wamu nammwe omusajja ow'omu buli kika; buli muntu omutwe gw'ennyumba ya bakitaawe.