Numbers 1:46 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bonna abaabalibwa baawera obusiriivu mukaaga mu enkumi ssatu mu ebikumi bitaano mu ataano.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obungi bwabwe bonna abaabalibwa okugatta awamu baali bawera emitwalo nkaaga mu enkumi ssatu mu ebikumi bitaano mu amakumi ataano (603,550).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
baali obusiriivu mukaaga mu enkumi ssatu mu bitaano mu ataano (603,550).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
abo bonna abaabalibwa, baali emitwalo nkaaga mu enkumi ssatu mu bitaano mu ataano.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
bonna abaabalibwa baali obusiriivu mukaaga mu enkumi ssatu mu bitaano mu ataano.