Numbers 1:49 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Ekika kya Leevi leka kukibala, era omuwendo gwabwe togugatta ku gwa Bayisirayeli,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ab’omu kika kya Leevi tababalanga wadde okubagatta awamu n’emiwendo gy’abaana ba Isirayiri abalala.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Ekika kya Leevi kyokka kyo tokibalanga, so tobalanga muwendo gwabwe mu baana ba Isiraeri,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Naye ab'omu Kika kya Leevi tobabala, era omuwendo gwabwe togugatta ku gwa Bayisirayeli bannaabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
nti Kyokka ekika kya Leevi tolikibala, so tolinoonya muwendo gwabwe mu baana ba Isiraeri: