Numbers 1:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Gano ge mannya g'abanaabayambako: mu Rubeni, Elizuri mutabani wa Sedewuri;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Gano ge mannya g’abasajja abajja okubayambako: “Aliva mu kika kya Lewubeeni ye Erizuuli mutabani wa Sedewuli;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era gano ge mannya g'abasajja abanaakola nammwe: okuva mu kika kya Lewubeeni, Erizuuli mutabani wa Sedewuli.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era gano ge mannya g'abasajja abanaakola nammwe: mu Kika kya Rewubeeni, Elizuuri mutabani wa Sedewuri;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era gano ge mannya g'abasajja abaliyimirira awamu nammwe: ku Lewubeeni; Erizuuli mutabani wa Sedewuli.