Numbers 10:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Netaneli mutabani wa Zuwari nga y'ali ku kibinja ky'ekika ky'abazzukulu ba Yissakari;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nesaneri mutabani wa Zuwaali ye yaduumira ekibinja ky’ekika kya Isakaali,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'omukulu w'eggye ly'ekika ky'abaana ba Isakaali yali Nesaneeri mutabani wa Zuwaali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekibinja ky'ab'Ekika kya Yissakaari, kyali kikulirwa Netaneeli, mutabani wa Zuwari.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'omukulu w'eggye ly'ekika ky'abaana ba Isakaali yali Nesaneri mutabani wa Zuwaali.