Numbers 10:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ate Abidani mutabani wa Gidewoni nga y'ali ku kibinja ky'ekika ky'abazzukulu ba Benyamiini.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne Abidaani mutabani wa Gidyoni n’aduumira ekibinja ky’ekika kya Benyamini.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omukulu w'eggye ly'ekika ky'abaana ba Benyamini yali Abidaani mutabani wa Gidiyooni.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'ab'ekibinja ky'ab'Ekika kya Benyamiini nga bakulirwa Abidaani, mutabani wa Gidiyoni.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'omukulu w'eggye ly'ekika ky'abaana ba Benyamini yali Abidaani mutabani wa Gidiyooni.