Numbers 10:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Pagyeli mutabani wa Okurani nga y'ali ku kibinja ky'abazzukulu ba Daani,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Pagiyeeri mutabani wa Okulaani ye yaduumira ekibinja ky’ekika kya Aseri;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omukulu w'eggye ly'ekika ky'abaana ba Aseri yali Pagiyeeri mutabani wa Okulaani.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekibinja ky'ab'Ekika kya Aseri, kyali kikulirwa Pagiyeeli mutabani wa Okuraani,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'omukulu w'eggye ly'ekika ky'abaana ba Aseri yali Pagiyeeri mutabani wa Okulaani.