Numbers 10:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Zombi bwe zifuuyibwanga, ekibiina kinaakuŋŋaaniranga w'oli ku mulyango gwa Weema ey'Ensisinkano.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amakondeere gombi bwe ganaafuuyibwanga, ekibiina ky’abantu bonna banaakuŋŋaaniranga w’oli ku mulyango gwa Weema ya Mukama ey’Okukuŋŋaanirangamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era bwe banaagafuuwanga gombi, ekibiina kyonna kinaakuŋŋaaniranga gy'oli ku mulyango gw'eweema ey'okusisinkanirangamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe banaagafuuwanga gombi, ekibiina kyonna kinaakunŋŋaaniranga w'oli, ku mulyango gw'Eweema Ey'Okunsisinkanirangamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era bwe banaagafuuwanga, ekibiina kyonna kinakuŋŋaaniranga gy'oli ku mulyango gw'eweema ey'okusisinkanirangamu.