Numbers 10:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ye n'amwanukula nti: “Sijja kugenda naawe; nzija kudda mu nsi yaffe ne mu bantu bange.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye n’addamu nti, “Nedda, sijja kugenda nammwe, nzirayo mu nsi ye waffe era mu bantu bange.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'amuddamu nti, “Sijja kugenda: naye kanzireyo mu nsi y'ewaffe eri baganda bange.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Hobabu n'addamu nti: “Nze sijja kugenda. Nja kuddayo mu nsi y'ewaffe ne mu b'eŋŋanda zange.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'amugamba nti Sijja kugenda: naye naddayo mu nsi y'ewaffe n'eri enda zange.