Numbers 10:34 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'ekire ky'Omukama nga kibabeera awo waggulu emisana bwe baasitulanga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buli lwe baasitulanga okutambula nga bava mu lusiisira, ekire kya Mukama Katonda kyabeeranga waggulu waabwe buli budde bwa misana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekire kya Mukama kyabanga ku bo emisana, bwe baasitulanga okuva mu lusiisira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe baatambulanga okuva mu lusiisira, ekire kya Mukama ne kibeera ku bo emisana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ekire kya Mukama kyabanga ku bo emisana, bwe baasitulanga okuva mu lusiisira.