Numbers 10:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Okukuŋŋaanya obukuŋŋaanya abantu, eŋŋombe ozifuuwanga, naye nga si mu ddoboozi lya kuwenyaako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye bwe kineetaagisanga okukuba olukuŋŋaana, onoofuuwanga amakondeere naye tegaabenga ga mwanguka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye bwe kunaabanga okuyita abantu okukuŋŋaana, munaagafuuwanga naye nga temusirisaamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye bwe kunaabanga okuyita abantu okukuŋŋaana, munaagafuuwanga naye nga temusirisaamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ekibiina bwe kinaabanga kya kukuŋŋaanyizibwa, munaafuuwanga, naye temugalayanga.