Numbers 11:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nzigye wa ennyama mpe abantu bano bonna? Tebata kunkaabirira: ‘Tuwe ennyama, tulye.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ennyama abantu bano bonna gye banaalya nnaagiggya wa? Kubanga baneetayirira nga bankaabirira nti, ‘Tuwe ennyama tulye!’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nze nzigye wa ennyama okugabira abantu bano bonna, abankaabirira nga boogera nti tuwe ennyama tulye?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ŋŋenda kuggya wa ennyama okuwa abantu bano bonna? Baabano bankaabirira nga bagamba nti: ‘Tuwe ennyama tulye.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nandiggye wa nze ennyama okugabira abantu bano bonna? kubanga bankaabira nga boogera nti Tuwe ennyama tulye.

Recommended Reading