Numbers 11:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mujja kugirya si lunaku lumu, wadde bbiri bubiri oba ttaano, wadde kkumi oba makumi abiri,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Temugenda kugirya mu lunaku lumu, oba mu nnaku bbiri, oba mu nnaku ttaano, oba mu nnaku kkumi, oba nnaku abiri;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Temugiriireko lunaku lumu, oba bbiri, oba ttaano, oba kkumi, wadde abiri;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Temujja kugiriira lunaku lumu oba bbiri, nnaku ttaano oba kkumi, wadde amakumi abiri,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Temuliriirako lunaku lumu, newakubadde ennaku ebbiri, newakubadde ennaku ettaano, newakubadde ennaku ekkumi, newakubadde ennaku abiri;