Numbers 11:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abantu bwe baaleekaana eri Musa, Musa ne yeegayirira Omukama, omuliro ne guzikira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu ne bakaabirira Musa; Musa n’asaba Mukama, omuliro ne guzikira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abantu ne bakaabirira Musa; ne Musa n'asaba Mukama, omuliro ne guzikira
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu ne bakaabirira Musa abayambe. Musa ne yeegayirira Mukama, omuliro ne gukkakkana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abantu ne bakaabira Musa; Musa n'asaba Mukama, omuliro ne gukkakkana.