Numbers 11:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekifo ekyo ne bakituuma Tabera, kubanga omuliro gw'Omukama gwakoleera mu bo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekifo ekyo ne kituumibwa erinnya Tabera, kubanga omuliro ogwava eri Mukama gwabaakiramu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekifo ekyo ne kituumibwa erinnya Tabera; kubanga omuliro gwa Mukama gwa yakira mu bo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekifo ekyo ne kituumibwa erinnya “Okwaka”, kubanga omuliro gwa Mukama gwayaka mu bo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekifo ekyo ne kituumibwa erinnya Tabera: kubanga omuliro gwa Mukama gwayokya mu bo.