Numbers 12:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musa n'aleekaana eri Omukama, n'agamba nti: “Ayi Katonda, nkwegayiridde, muwonye.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Musa n’akaabirira Mukama ng’agamba nti, “Ayi Katonda, nkwegayirira omuwonye.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Musa n'akaabira Mukama ng'ayogera nti, “Muwonye, ayi Katonda, nkwegayiridde.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Musa n'akaabirira Mukama nti: “Ayi Katonda, nkwegayiridde, muwonye!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Musa n'akaabira Mukama ng'ayogera nti Muwonye, ai Katonda, nkwegayiridde.
Recommended Reading