Numbers 12:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abantu ne bava mu Kazeroti ne bagenda, ne basiisira mu ddungu Parani.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebyo bwe byaggwa abantu ne basitula okuva e Kazerosi ne batambula okutuusa lwe baasiisira mu ddungu lya Palani.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo oluvannyuma abantu ne basitula e Kazerosi ne batambula ne basiisira mu ddungu lya Palani.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olwo ne bava e Hazerooti, ne batambula, ne basiisira mu Ddungu ly'e Parani.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo oluvannyuma abantu ne basitula e Kazerosi ne batambula ne basiisira mu ddungu lya Palani.