Numbers 12:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama n'akka mu mpagi ey'ekire, n'eyimirira ku mulyango gwa Weema, n'ayita Aroni ne Miriyamu. Bwe baayingira,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama Katonda n’akkira mu mpagi ey’ekire, n’ayimirira ku mulyango gwa Weema n’ayita Alooni ne Miryamu. Bombi bwe baasembera
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama n'akkira mu mpagi ey'ekire, n'ayimirira ku mulyango gw'eweema, n'ayita Alooni ne Miryamu; bombi ne basembera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama n'akkira mu mpagi ey'ekire, n'ayimirira ku mulyango gw'Eweema, n'ayita Arooni ne Miriyamu. Bombi ne bagenda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama n'akkira mu mpagi ey'ekire, n'ayimirira ku mulyango gw'Eweema, n'ayita Alooni ne Miryamu: bombi ne bafuluma.