Numbers 12:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obusungu bw'Omukama ne bubesererako, n'agenda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obusungu bwa Mukama Katonda ne bubabuubuukira, n’abaviira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obusungu bwa Mukama ne bubuubuuka ku bo; n'avaawo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Mukama n'abasunguwalira, era n'avaawo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obusungu bwa Mukama ne bubuubuuka ku bo; ne yeeviirawo.