Numbers 13:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
gano ge mannya gaabwe: Eyava mu kika kya Rubeni ye Sammuwa mutabani wa Zakkuri;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amannya gaabwe ge gano: Eyava mu kika kya Lewubeeni yali Sammuwa mutabani wa Zakula.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'amannya gaabwe ge gano: mu kika kya Lewubeeni, Semuwa mutabani wa Zakula.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amannya g'abaatumibwa ge gano: ow'omu Kika kya Rewubeeni, Sammuwa mutabani wa Zakkuri;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'amannya gaabwe ge gano: ku kika kya Lewubeeni, Semuwa mutabani wa Zakula.