Numbers 14:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
‘Omukama yalemwa okuyingiza abantu bano mu nsi gye yabalayirira, kyeyava abasanjagira mu ddungu.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
‘Kubanga Mukama Katonda yali tasobola kuyingiza bantu bano mu nsi gye yabasuubiza ng’agibalayirira; kyeyava abattira mu ddungu.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
nti, ‘Mukama yalemererwa okuyingiza bantu bano mu nsi gye yabalayirira, kyeyava abattira mu ddungu.’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
‘Mukama yalemwa okutuusa abantu bano mu nsi gye yabalayirira okubawa, kyeyava abattira mu ddungu.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
nti Kubanga Mukama teyayinza kuyingiza bantu bano mu nsi gye yabalayirira, kyeyava abattira mu ddungu.