Numbers 14:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kano ke kaseera amaanyi g'Omukama geeyoleke, nga bwe walayira n'ogamba nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ne kaakano nkwegayirira oyoleke obuyinza bwo, Ayi Mukama nga bwe buli obusukkirivu nga bwe wasuubiza nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale kaakano, nkwegayiridde ayi Mukama, laga obuyinza bwo obungi okole kye wasuubiza bwe wagamba nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale kaakano nkwegayiridde, ayi Mukama, laga obuyinza bwo obungi, okole kye wasuubiza bwe wagamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale kaakano, nkwegayiridde obuyinza bwa Mukama bubeere bungi, nga bwe wayogera