Numbers 14:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyokka, nze nga ndi mulamu, n'ekitiibwa ky'Omukama nga kijjuza ensi yonna,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye nno mu mazima ddala nga bwe ndi omulamu, era ng’ekitiibwa kya Mukama Katonda bwe kijjuza ensi yonna,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye mazima ddala, nga bwe ndi omulamu, era ng'ensi zonna bwe zirijjula ekitiibwa kya Mukama;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye mazima ddala, Nze Mukama ndayira nti nga bwe ndi omulamu, era ng'ensi yonna bw'ejjula ekitiibwa kyange,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye mazima ddala, nga bwe ndi omulamu, era ng'ensi zonna bwe zirijjula ekitiibwa kya Mukama;