Numbers 14:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Emirambo gyammwe gijja kugenda gigwa mu ddungu lino. Mwenna abaabalibwa okuva ku w'emyaka amakumi abiri n'okwambuka abanneemulugunyiza,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mulifiira mu ddungu muno n’emirambo gyammwe mwe girisigala; mwenna abawezezza emyaka amakumi abiri n’okusingawo egy’obukulu nga bwe mwamala okubalibwa, abanneemulugunyiza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
emirambo gyammwe girigwa mu ddungu muno; n'abo bonna abaabalibwa ku mmwe, ng'omuwendo gwammwe gwonna bwe gwali, abaali bawezezza emyaka abiri (20) n'okusingawo, abanneemulugunyiza,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mujja kufa, emirambo gyammwe gigwe mu ddungu muno. Abo bonna mu mmwe, abaabalibwa nga bawezezza emyaka amakumi abiri n'okusingawo, abanneemulugunyizza,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
emirambo gyammwe girigwa mu ddungu muno; n'abo bonna abaabalibwa ku mmwe, ng'omuwendo gwammwe gwonna bwe gwali, abaali baakamaze emyaka abiri n'okukirawo, abanneemulugunyiza,