Numbers 14:37 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
abantu bano abaayogera obubi ku nsi, baakubibwa wansi ne battibwa ekibonerezo mu maaso g'Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
abasajja abo abaaleeta obubaka obutaali bulungi ne babubunyisa mu bantu kawumpuli n’abattira awo mu maaso ga Mukama Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
abantu abo abaayogera ebigambo ebibi eby'obulimba ku nsi eyo, ne bafa kawumpuli mu maaso ga Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
abantu abo abaayogera ebigambo ebibi eby'obulimba ku nsi eyo, ne bafa kawumpuli mu maaso ga Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
abantu abo abaaleeta ebigambo ebibi eby'ensi ne bafa kawumpuli mu maaso ga Mukama.