Numbers 14:39 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musa n'abuulira ebigambo bino Abayisirayeli bonna, abantu ne bakaaba nnyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Musa n’ategeeza abaana ba Isirayiri bonna ebigambo ebyo, ne bakungubaga nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Musa n'abuulira abaana ba Isiraeri bonna ebigambo ebyo; abantu ne banyolwa nnyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Musa n'abuulira Abayisirayeli bonna ebyo Mukama by'agambye. Abantu ne banyolwa nnyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Musa n'abuulira abaana ba Isiraeri bonna ebigambo ebyo: abantu ne bawuubaala nnyo.