Numbers 14:41 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musa n'abagamba nti: “Lwaki muva ku kigambo ky'Omukama? Tebijja kubalamira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Musa n’abagamba nti, “Lwaki munyooma ekiragiro kya Mukama Katonda? Ebyo bye mutegeka tebiyinza kutuukiririra.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Musa n'agamba nti, “Kaakano musobeza ki ekiragiro kya Mukama? Temujja kuwangula.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Musa n'agamba nti: “Lwaki kaakano mujeemera ekiragiro kya Mukama? Temujja kuwangula.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Musa n'agamba nti Kaakano musobeza ki ekiragiro kya Mukama, kubanga tekiibe na mukisa?