Numbers 14:42 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Temwambuka, anti Omukama tali nammwe; abalabe bammwe bajja kubakubirayo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Temwambuka kubanga Mukama Katonda tali nammwe. Abalabe bammwe bajja kubawangula.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Temwambuka, kubanga Mukama tali nammwe; abalabe bammwe bajja kubawangula;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Temugenda, kubanga Mukama tali wamu nammwe. Abalabe bammwe bajja kubawangula mmwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Temwambuka, kubanga Mukama tali mu mmwe; muleme okukubirwa ddala mu maaso g'abalabe bammwe.