Numbers 15:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Ku buli kimu ku bitambiro byonna bye munaaweerezanga, munaakolanga bwe mutyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Munaakolanga bwe mutyo ku buli gye munaateekateekanga nga bwe zinenkananga obungi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obungi bw'ebintu ebyo ebigenderako buneeyongeranga okusinziira ku bungi bw'ensolo ze munaategekanga okuwaayo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obungi bw'ebintu ebyo ebigenderako buneeyongeranga okusinziira ku bungi bw'ensolo ze munaategekanga okuwaayo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ng'omuwendo gwe munaateekanga bwe gunaabanga, bwe munaakolanga bwe mutyo kinneemu ng'omuwendo gwazo bwe gunaabanga.