Numbers 15:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Gamba Abayisirayeli nti: ‘Nga mutuuse mu nsi gye mbatwala,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Tegeeza abaana ba Isirayiri nti, ‘Bwe muyingiranga mu nsi mwe mbatwala,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Yogera n'abaana ba Isiraeri obagambe nti, Bwe mulituuka mu nsi gye mbatwala,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ayogere n'Abayisirayeli, abagambe nti: “Bwe mulituuka mu nsi gye mbatwalamu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yogera n'abaana ba Isiraeri obagambe nti Bwe mulituuka mu nsi gye mbatwala, awo olunaatuukanga,