Numbers 15:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bwe mulyanga ku migaati gy'omu nsi eyo, Omukama mumuweererezangako ekitone.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne mulya ku mmere y’omu nsi omwo, munaaleetangako ekitundu nga kye kiweebwayo eri Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne mulya ku mmere gye mulimye mu nsi eyo, munaatoolangako ne muwaayo ekiweebwayo ekisitulibwa eri Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ekiseera ne kituuka ne mulya ku mmere erimiddwa mu nsi eyo, mulyawuzaako ekitundu, kibe ekitone ekyenjawulo kye muntonera, Nze Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
bwe munaalyanga ku mugaati ogw'ensi, munaawangayo ekiweebwayo ekisitulibwa eri Mukama.