Numbers 15:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Gamba Abayisirayeli nti: ‘Nga mutuuse mu nsi gye ndibawa, mwe munaabeeranga,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ayogere n’abaana ba Isirayiri abagambe nti, “Bwe mutuukanga mu nsi gye mbawadde, mwe munaabeeranga, nga ge maka gammwe,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Yogera n'abaana ba Isiraeri obagambe nti, Bwe mulimala okutuuka mu nsi gye mbawa okutuulamu
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Yogera n'Abayisirayeli, obagambe nti: ‘Bwe mulimala okutuuka mu nsi gye ŋŋenda okubawa okubeerangamu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yogera n'abaana ba Isiraeri obagambe nti Bwe mulimala okutuuka mu nsi gye munaatuulangamu, gye mbawa,