Numbers 15:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Ku biragiro ebyo Omukama by'agambye Musa, bwe mubeerangako bye mutatuusizza olw'obutanwa,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Naye nno bwe munaalemwanga okukwata amateeka ago gonna Mukama Katonda g’awadde Musa, nga mukikoze mu butagenderera,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Era bwe munaasobyanga ne mutakwata biragiro bino byonna Mukama bye yabuulira Musa,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Naye oboolyawo munaayinzanga okusobya mu butali bugenderevu, ne mutatuukiriza biragiro bino byonna, Nze Mukama bye ntegeezezza Musa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era bwe munaasobyanga ne mutakwata biragiro bino byonna, Mukama bye yabuulira Musa,