Numbers 15:33 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaamusanga ng'atyaba enku ne bamuleeta eri Musa ne Aroni n'ekibiina kyonna,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abo abaamusanga ng’atyaba enku ne bamuleeta eri Musa ne Alooni n’ekibiina kyonna,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abo abaamusanga ng'atyaba enku ne bamuleetera Musa ne Alooni n'ekibiina kyonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abo abaamusanga ne bamuleeta eri Musa ne Arooni n'ekibiina kyonna,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abo abaamusanga ng'alonda enku ne bamuleetera Musa ne Alooni n'ekibiina kyonna.