Numbers 15:36 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bamufulumya ebweru, ne bamukuba amayinja; ne bamutta, ng'Omukama bwe yali alagidde Musa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekibiina kyonna ne kimufulumya wabweru w’olusiisira ne kimukuba amayinja n’afa, nga Mukama Katonda bwe yalagira Musa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekibiina kyonna ne kimutwala ebweru w'olusiisira, ne kimukuba amayinja, n'afa; nga Mukama bwe yalagira Musa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekibiina kyonna ne kimufulumya ebweru w'olusiisira, ne kimukuba amayinja n'afa, nga Mukama bwe yalagira Musa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekibiina kyonna ne bamutwala ebweru w'olusiisira, ne bamukuba amayinja, n'afa; nga Mukama bwe yalagira Musa.